Engeri gyokozesaamu Addressya okutusaako ebintu byoba oguze ku Hotloaf.

Kasitoma wa Hotloaf? Tandika okukozesa Addressya osobole okufuna ebintu byo mulunyiga lumu lwoka. Gobelela emitendela jino wamanga osobole okuyiga engeri jokozesaamu Addressya awatali kutataganyizibwa kwona.

1. Funa omukutu gwa Addressya wooba togulina.

Dawunilodinga (Download) Addressya okuva ku Google Play (10.5 version egenda fuluma mu banga elitali lya wala): Kozesa  erinya elyangu dala, womala okole (create) endagiliroyo ( kozesa GPS okuyambako okufuna endagiliro entuufu). Yongerako ebifanyi byendagiliro nekifokyo.

2. Wandika elinya lyokozesako mukitundu ekisoka wansi wendagiliro yo.

Wooba omaliriza okukola order yo ku Hotloaf, Wandika (yingizaamu) erinya lyo ku Addressya wansi wendagiliro yo awo onyige “confirm”.  Hotloaf eja kusindikila “request”  okugabana endagiliro yo.

3. Kiliza “request” yokugabana endagiliro yo ne omuvuzi wa Hotloaf. 

Ojakufuna obubaka (notification) ku mukutu gwo ogwa Addressya okusobozesa okugabana endagiliro yo n’omuvuzi wa Hotloaf.

Kyi kyikuma ebintubyo nga bya kyama (This is to protect your privacy ). Kiliza bukiliza era olindilile  babikuletel awatali okutataganyizibwa kwona (a smooth delivery) awatali kubulwaako bintu oba kumala budde nandagiliro.

kyalila Hotloaf kati/lero osobole okutekayo okusabakwo okwa keeki yo (cake). Weyambise elinya lyokozesa ku Addressya okugabana endagiliro yo.

Fuuka omu kuffe

Kozesa fomu (form) otuwe enamba z’essimu era ffe tuja kuba tukufuna mu bwangu ddala